ترجمة معاني سورة قريش باللغة اللوغندية من كتاب الترجمة اللوغندية - المؤسسة الإفريقية للتنمية. ﰡ ﭑﭒ ﰀ 1. Ku lw'empangaala ya ba Kuraish. ﭔﭕﭖﭗ ﰁ 2. Empangaala yaabwe eyalimu okutambula engendo mu butiti ne mu kyeya. ﭙﭚﭛﭜ ﰂ 3. Bateekwa basinze Katonda nannyini nyumba eno (Kaaba). ﭞﭟﭠﭡﭢﭣﭤ ﰃ 4. Katonda eyabawa eby'okulya, n’abawonya enjala, n’abawa e mirembe, ne bataba mu kutya.